# Chivo wallet ne ATM

Chivo wallet ye waleti ya Bitcoin entongole eya El Salvador. Ye waleti ey'okukuuma esobola okukozesebwa ku byuma bya Android ne IOS. Waleti eno ekwatagana n'omukutu gwa ATM ogwa Chivo, ogusobozesa abakozesa okuggyayo n'okuteeka ssente ku buli ATM 200+ ezisangibwa mu ggwanga lyonna. Waleti eno era ewagira okusasula kwa Lightning (naye tekiraga nti nga bwe kibadde), esobozesa abagikozesa okusindika n'okufuna Bitcoin amangu ddala nga ne'bisale by'okusasula bitono.

## Funa ku Lightning ne Chivo

* Bw'oba ofunye Chivo ne'raga enkola eya on-chain nga bwekiri ekiyinza okubeera eky'ebbeeyi ate ng'erwawo.
* Okufuna ku Lightning koona ku `Recibir Bitcoin via Lightning` olage QRcode eri oyo asasula.

## ATM ya Chivo

* ATM za Chivo zifuna okuva mu waleti ez'ebweru on-chain zokka eziyinza okubeera ez'ebbeeyi ne'mpola.
* Bw'oba olina waleti ya Chivo osobola okuggya ssente ku ATM ku bwereere
* Okukozesa ATM ku bwereere ng'olina ssente zo mu waleti ya Blink kozesa Lightning okusindika ssente zo ku waleti ya Chivo n'okuva ku ATM

## Okulaga engeri yo'kufuna ku Lightning ne waleti ya Chivo

![Funa ku Lightning ne Chivo](/files/egH2paTx48dJqCxbYNX7)


---

# Agent Instructions: Querying This Documentation

If you need additional information that is not directly available in this page, you can query the documentation dynamically by asking a question.

Perform an HTTP GET request on the current page URL with the `ask` query parameter:

```
GET https://faq.blink.sv/luganda/blink-and-other-wallets/chivo.md?ask=<question>
```

The question should be specific, self-contained, and written in natural language.
The response will contain a direct answer to the question and relevant excerpts and sources from the documentation.

Use this mechanism when the answer is not explicitly present in the current page, you need clarification or additional context, or you want to retrieve related documentation sections.
