Nfuna ntya ssente za bitcoin nga nkozesa Lightning Network ne Blink?
Okufuna ssente za bitcoin ngāokozesa Blink ngāoyita mu Lightning Network, goberera emitendera gino:
Nyiga ku "Funa" ku lutimbe olusokerwaako ku app.
Londa oba oyagala okufuna ssente ku akawunti yo eya bitcoin oba Stablesats
Bwāoba oyagala okusaba ssente ezigere, ssaako ssente zāoyagala okufuna mu kifo ekiragiddwa.
Teekawo akawandiiko oba akapande okujjukira byāosaasaanyizza ssente zo.
Osobola okuweereza invoice ya zero amount, naye eyinza obutakola bulijjo okusinziira ku waleti oyo asindika gyāakozesa. Okugeza waleti ezimu nga Muun bulijjo zeetaaga yinivoyisi nāomuwendo.
PreviousNsindika ntya ssente za bitcoin nga nkozesa Lightning Network ne Blink?
NextNkole ntya singa okuwaanyisa kwange okwa Laddu kulemererwa nga ngezaako okusasula omuntu?
Last updated