# Nsindika ntya ssente za bitcoin nga nkozesa Lightning Network ne Blink?

Okusindika bitcoin ng'okozesa Lightning Network ne Blink, olina eby'okulonako bibiri:

**Eky'okulonda 1:** Bw'oba oli kumpi n'oyo gwosindikira ssente, osobola okunyiga ku "Scan QR Code" ku lutimbe olusokerwaako olwa app n'osika yinivoyisi y'oyo afuna eya Lightning.

**Eky'okulonda 2:** Nywa ku "Send" ku lutimbe olusookerwako olwa app era oteeke yinivoyisi ya Lightning, erinnya ly'omukozesa erya Blink, oba LNURL y'aweebwa. Singa yinivoyisi gye wafuna okuva eri aweebwa eba ya dda ssente eziragiddwa, teweetaaga kwongerako ssente. Naye singa ssente tezirambikiddwa, osobola okugattako ssente z’oyagala okusindika mu kifo ekiragiddwa.


---

# Agent Instructions: Querying This Documentation

If you need additional information that is not directly available in this page, you can query the documentation dynamically by asking a question.

Perform an HTTP GET request on the current page URL with the `ask` query parameter:

```
GET https://faq.blink.sv/luganda/blink-payment-methods/lightning/how-do-i-send-bitcoin-payments-using-the-lightning-network-with-blink.md?ask=<question>
```

The question should be specific, self-contained, and written in natural language.
The response will contain a direct answer to the question and relevant excerpts and sources from the documentation.

Use this mechanism when the answer is not explicitly present in the current page, you need clarification or additional context, or you want to retrieve related documentation sections.
