Walleti zona ziwagira endagiriro za Lightning?
Wallet nnyingi ezimanyiddwa ennyo zongedde okuwagira Endagiriro ya Lightning, naye wakyaliwo ezitagiwagira.
Wallet za Lightning nnyingi nnyo ziwagira okusindika ku Ndagiriro ya Lightning. Wallet za Lightning ntono ezisobola okuwa Endagiriro ya Lightning eri abazikozesa okufuna ssente..
Abakozesa Blink basobola okukola byombi, okusindika ku Ndagiriro ya Lightning n’okufuna ssente okuva mu waleti endala eziwagira okusindika ku Ndagiriro ya Lightning.
Osobola okusanga okulambika kwa Walleti za Lightning ez'enjawulo n'obuwagizi bwazo eri Lightning Address wano.
PreviousLightning Address kye ki, era kifaanana ki?NextNnyinza ntya okukola Lightning Address ne Blink?
Last updated