# Engeri y'okukyusaamu wakati wa BTC ne USD (Stablesats)?

Waliwo engeri eziwera ez'okusindika wakati wa akawunti zo eza BTC ne Stablesats:

1. Koona ku `Kyuusa` (tesangibwa ku iOS)
2. Kona ku `Sindika` oyingize errinnya lyo
3. Tonda invoice okuva ku account emu osasula okuva ku ndala

Yiga ebisingawo ku Stablesats ku [blink.sv/stablesats](https://www.blink.sv/en/stablesats)
