Ogula otya bitcoin ne Blink?
Ggulawo app ya Blink onyige ku kabonero akalaga graph y’emiwendo waggulu ku kkono
Koona ku
Gula ate otunde bitcoin
wansi ku lutimbeLonda ensi akawunti yo mu bbanka gy’eri era onyige ku kabonera aka
Gula Bitcoin
Yingiza ssente z’olina okugula mu USD
Kakasa email yo egenda okukozesebwa okuweereza ebikwata ku order yo ku (kino kijjula auto-filled singa oba olina email etekeddwawo ku account) era koona ku
Kola enteekateeka
Ebikwata ku kukyusa ssente mu bbanka bijja kwanjulwa ku screen eno (bulijjo kebera ebikwata ku nsonga entuufu - bilagiddwa wano)
Okusasula okutandikiddwa okuva ku akawunti yo mu bbanka kuyinza okutwala wakati w’essaawa 1 n’olunaku lumu okukolebwako ne kutuuka ku akawunti ya bbanka ya Blink. Order bw’emala okuggwa ojja kufuna okumanyisibwa era bitcoin ejja kufuuka esangibwa mu waleti yo eya Blink. Nkusaba olondoole endagiriro yo eya email okulaba ebipya era otuukirire support@blink.sv bw’oba ​​olina ekikweraliikiriza.
Last updated