Chivo wallet ne ATM
Chivo wallet ye waleti ya Bitcoin entongole eya El Salvador. Ye waleti ey'okukuuma esobola okukozesebwa ku byuma bya Android ne IOS. Waleti eno ekwatagana n'omukutu gwa ATM ogwa Chivo, ogusobozesa abakozesa okuggyayo n'okuteeka ssente ku buli ATM 200+ ezisangibwa mu ggwanga lyonna. Waleti eno era ewagira okusasula kwa Lightning (naye tekiraga nti nga bwe kibadde), esobozesa abagikozesa okusindika n'okufuna Bitcoin amangu ddala nga ne'bisale by'okusasula bitono.
Funa ku Lightning ne Chivo
Bw'oba ofunye Chivo ne'raga enkola eya on-chain nga bwekiri ekiyinza okubeera eky'ebbeeyi ate ng'erwawo.
Okufuna ku Lightning koona ku
Recibir Bitcoin via Lightning
olage QRcode eri oyo asasula.
ATM ya Chivo
ATM za Chivo zifuna okuva mu waleti ez'ebweru on-chain zokka eziyinza okubeera ez'ebbeeyi ne'mpola.
Bw'oba olina waleti ya Chivo osobola okuggya ssente ku ATM ku bwereere
Okukozesa ATM ku bwereere ng'olina ssente zo mu waleti ya Blink kozesa Lightning okusindika ssente zo ku waleti ya Chivo n'okuva ku ATM
Okulaga engeri yo'kufuna ku Lightning ne waleti ya Chivo
Last updated