Yunga ku Alby Browser extension ku Android
Last updated
Last updated
Copyright Β© 2024 BBW, S.A. de C.V.
Mu kiseera kino endabika y'essimu ku Firefox ewagira ebyβokwongerako ku Android yokka. Osobola okukola emitendera egyβengeri eno ku desktop nga kwotadde nβokukozesa Firefox, Chrome oba browser ekwatagana.
Funa Firefox Ku ssimu yo eya Android
Ggulawo Firefox era olonde Add-ons
okuva mu menu waggulu ku ddyo
Kona ku Find more add-ons
wansi
Wandiika Alby
mu kasanduuko k'okunoonya okuzuula ekyongereza
Yongera ekyongereza
Kakasa
Tega passcode
Londa Yunga
okuleeta Wallet Yo
Genda wansi ku Blink Wallet
Goberera ekiragiro ku lutimbe - funa ekisumuluzo kya API mu tab oba eddirisa eppya. Funa ebisingawo ku bisumuluzo eby'oLutimbe ne API wano.
Bwβoteeka ekisumuluzo kya API nβoyungibwa bulungi akawunti yo eya Blink twala akaseera okuteeka akabonero ku ekyongereza ngβonyiga ku Add
okumpi ne Bookmarks
Okuddamu okutuuka ku ekyongerwako londa okuva mu Bookmarks mu menu ya Firefox
Extension bweba nziggule londa Wallet
okuva mu menu yaayo waggulu ku kkono okumanya z'osigazza
Sindika era ofune sats okuva mu waleti zo eza Blink BTC mu Firefox